Ababaka Palamenti okuva mu Buganda baagala Minisita Mayanja aggibwemu obwesige
22 — 10Gavumenti eyongere okusomesa abantu ku bulabe ku bubenje bw’emotoka z’amafuta – Joel Ssenyonyi
23 — 10Kabaka yeebaziza Buganda Land Board okukola obutaweera okusazaamu ebyapa eby’ekimpatiira ebyaali bikoleddwa bannakigwanyizi ku ttaka eryo era n’agisaba okwongeramu amaanyi okukuuma ettaka ly’Obwakabaka mu bitundu yonna gye liri.
Omutanda alambuziddwa atwala eby’amateeka mu Buganda Land Board Mw. Denis Bugaya, Ssejjengo Baker(akulira abavubuka mu Buganda, Ashraf Kizito nga ye muwandiisi w’olukiiko olukulu olwa Uganda Scouts and girl guides association, ne Kayemba Joseph ow’ebyamawulire mu kitongole kya Buganda Land Board.