Omubaka wa Kasambya County Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hon. David Kabanda avuddeyo; ‘Kisesa engeri abantu gyebageraageranya Ssegiriinya n’ababaka ba NRM neberabira nti bangi bayamba abantu bebakiikirira naye tebabiteeka mu mawulire.
Mujjukire nti Bobi Wine naye yali Mubaka, wabeewo anzijukiza kyeyakolera abantu b’e Kyaddondo ng’Omubaka.”