Ssemaka e Kamuli yetugidde ku muti gw’omuyembe lwa kulemererwa kusasula bbanja lya 500.000
Ekikangabwa kino kigudde ku kyalo Buyondo mu gombolola ye Bugeya ekiri mu disitulikiti ye Kamuli. Mitala Isa asangiddwa nga alengejjera ku muti gw’omuyembe lwa kulemererwa kusasula bbanja lya 500.000.
Lino litusakiddwa Ramathan Wanume okuva e Kamuli.