Ssemujju agobeddwa ku bwa Nampala bw’ababaka ba FDC
8 — 08Kkooti yamaggye egaanye aba NUP okuyingira
8 — 08Omubaka wa Kira Municipality, Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda asekeredde Pulezidenti wa FDC, Patrick Oboi Amuriat ne Ssaabawandiisi Nathan Nandala – Mafabi ku ky’okumugoba kubwa Nampala bwa Ababaka ba FDC mu Palamenti.
Ono ategeezezza nti bano tebalina buyinza kumugoba kuba si bebamulonda. Ono agamba kino abadde akisuubira nga tewali nakyamaanyi nnyo kiri mu kubeera Nampala.