Joy Walusimbi RDC wa Masaka yegaanyi okubba amabaati, agamba nti amabaati gaakozesebwa kuzimba wofiisi ya baazirwanako esangibwa ku luguudo lwa Kyewalyanga mu Municipali ye Masaka .
Walusimbi agamba nti Nsubuga ne banne tebali mu abo abaawandiisibwa nga abaazirwanako nolwekyo talina waasinziira kugujubanira bitali byabwe .