Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force SSP Claire Nabakka; “Olwaleero nkwasiddwa offiisi y’omumyuka w’omwogezi wa Poliisi mu butongole. Ndi musanyufu era ndi mwetegefu okukola nammwe nga tukuuma Bannayuganda nga bwekisoboka ffenna nga tukolera wamu.”
SSP Claire Nabakka ayanjuddwa ng’omumyuuka wa CP Enanga
