Sudan kati egenda kubeera nga efugibwa akakiiko akekiseera (Transitional Council) okumala omwaka gumu nga kakulirwa Ssentebe Lieutenant Chairman Awad Bin Auf. Ye abadde omukulembeze Omar al-Bashir kati akuumirwa mu makaage e Khartoum.
Sudan kati efugibwa kakiiko ak’ekiseera
