Abantu abalala 12 basiibuddwa nga bawonye COVID-19

Teri Ddereeva ajja kukirizibwa kuyingira mu Kenya nga alina COVID-19

Pulezidenti wa Kenya Uhuru Kenyatta avuddeyo nategeeza nti Ba Ddereeva bonna ab’emotoka ez’emigugu kati kyabuwaze okusooka okuberebwa obulwadde bwa #COVID-19 nga era bakukirizibwa okuyingira Kenya nga ebivuddemu biraga nti tebalina bulwadde buno. Kenyatta agamba nti ba Ddereeva 78 nga si Bannansi ba Kenya bebakeberebwa nebazuulibwa n’obulwadde bwa COVID-19 era nebagaanibwa okuyingira Kenya nti singa bano […]