Omupiira wakati ba General n’Ababaka ba Palamenti gugenda mu maaso
Omumyuuka w’omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt. Hon. Thomas Tayebwa ye mugenyi omukulu ku mupiira wakati w’Ababaka ba Palamenti nga bambalagana ne ba General okuva mu ggye lya UPDF ku Philip Omondi Stadium e Lugogo mukukuza amazaalibwa g’omutabani w’omukulembeze w’eggwanga Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba.
Proline FC, Nyamityobora FC ne Myda FC zisaliddwako
#SimbaSportsUpdates; Kkiraabu okuli; Maroons FC, Black Power FC ne Kyetume Fc zisuumusiddwa nezireetebwa mu Uganda Premier League, olwo Proline Football Club – PFC, Nyamityobora FC ne MYDA Football CLUB nezisalibwako okudda mu FUFA BIG League.
St. Adrew Kaggwa 2-0 Buddu SS
#SimbaSportsUpdates; Ba Ddiifiri nga bawerekerwa abasirikale ba @Uganda Police okuva ku kisaawe oluvannyuma lw’omupiira mu mpaka za USSSA schools’ football championship wakati wa St Andrew Kaggwa 2-0 Buddo SS mu kibuga Arua okuggwa. St Andrew yakwambalagana ne SMASK ekubye Kibuli SS 3-1.
Mike Mutebi ne Mayanja bagobeddwa e Rwanda
#SimbaSportsUpdates; Abadde omutendesi wa Kkiraabu ya Rwanda eya AS Kigali FC Mike Mutebi wamu n’omumyuuka we Jackson Mayanja babakutte ku nkoona oluvannyuma lw’emyezi 3 gyokka mu mitambo gya ttiimu eno. Ku mipiira 13 basobodde kuwangulako emipiira 3 gyokka. Bano ekibagobezza mutindo gwabwe kubeera gwawansi.
Manchester United 1 – 0 West Ham United
#SimbaSportsUpdates; Mu mpaka za Premier League Manchester United ekubye West Ham United Ggoolo 1 ku 0 nga ggoolo ya Man u eteebeddwa Marcus Rashford mu ddakiika eye 90+3. Manchester City yakulembedde ekimeeza mu mipiira 22 alina obubonero 56, Liverpool FC emipiira 21 obubonero 45, Chelsea Football Club emipiira 23 obubonero 44, Manchester United emipiira 22 […]
Uganda Cranes egenze Morocco okusamba ne Mali
Ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes esitudde mukiro ekikeesezza olwaleero okwolekera Morocco gyegenda okwambalaganira ne ttiimu y’eggwanga lya Mali ku Sunday ssaawa emu ey’ekiro. Ttiimu egenze ebaddemu; Byamukama Rogers – LOD Mukatabala Paul Nantulya- National Teams Officer Sredojevic Milutin- Head Coach Basena Moses- Assistant Coach Kajoba Fred Kisitu- Goalkeeper Coach Ayobo Felix- Performance Coach Alemu Addis […]
Keep an eye on these redshirt freshmen in 2017
Lorem ipsum dolor sit amet, consectetur adipisicing elit, sed do eiusmod tempor incididunt ut labore et dolore magna aliqua. Ut enim ad minim veniam, quis nostrud.
Clemson topples Alabama on last-second touchdown for title
At vero eos et accusamus et iusto odio dignissimos ducimus qui blanditiis praesentium voluptatum deleniti atque corrupti quos dolores et quas molestias excepturi.
The best lineup of NFL players drafted in Round 6
Temporibus autem quibusdam et aut officiis debitis aut rerum necessitatibus saepe eveniet ut et voluptates repudiandae sint et molestiae non recusandae.