Tag: latest

Akulira abakuumi ku kitebe…

Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yavuddeyo nategeeza nga akulira ebyokwerinda ku kitebe kya…

Ababaka 186 bebatadde emikono…

Omubaka wa Lwemiyaga County, Theodore Ssekikubo avuddeyo nafulumya olukala lwa Disitulikiti 37 nga agamba nti Ababaka abava mu Disitulikiti…

Wagandya aleeteddwa ng’omujulizi wa…

Ssentebe w’Akakiiko akalera eddembe lyobuntu mu Ggwanga aka Uganda Human Rights Commission – UHRC Mariam Wangadya olunaku olwaleero aleeteddwa…

Ababaka begaanyi ekyokusaba enguzi…

Ababaka ba Palamenti abasatu abakwatibwa ku bigambibwa nti bagezaako okusaba enguzi ya bitundu 20 ku 100 ku mbalirira y’Akakiiko…

Uganda Museum egaddwawo okumala…

Uganda Tourism Board-UTB evuddeyo netegeeza nti @Uganda National Museum bwegaddwawo okuva olunaku olwaleero okumala emyezi 10 kisobozese okugidaabiriza. Mu…

UNRA tusasule ssente zaffe…

Abakozi abawerako abakola ku luguudo lwa Garuga-Gerenge oluwezaako kiromita 9 oluli mu kukolebwa enkya yaleero bakedde kwekalakaasa nga baagala…

Tugenda kuddamu okwekalakaasa –…

Abasuubuzi mu Kibuga Kampala bavuddeyo nebategeeza nga bwebagenda okuggalawo bizineesi zaabwe okutandika n’olunaku olw’enkya okutuusa nga Pulezidenti Yoweri Kaguta…

Muhoozi awaddeyo ente 10…

Bannakisinde ki Patriotic League of Uganda bakiise Embuga ne batwala ebirabo eri Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II mu…

Eyekalakaasiza ku Ekereziya e…

Namala Claire 25 yasimbiddwa mu Kkooti olunaku lweggulo navunaanibwa omusango gwokutaataganya emisa ku Lubaga Cathedral bweyakwata ekipande wabweru wa…

LIsten Live

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kyaddaaki atuukirizza ekisuubizo kyeyakola eri famire z'abantu abafiirwa abantu baabwe mu njega eyagwa mu Kiteezi ngolwaleero famire y'omugenzi Mukose Emmanuel ekwasiddwa obukadde 5.
Bya Willy Basoga Kadaama
#ffemmwemmweffe

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kyaddaaki atuukirizza ekisuubizo kyeyakola eri famire z`abantu abafiirwa abantu baabwe mu njega eyagwa mu Kiteezi ngolwaleero famire y`omugenzi Mukose Emmanuel ekwasiddwa obukadde 5.
Bya Willy Basoga Kadaama
#ffemmwemmweffe
...

22 5 instagram icon
Abawabuzi ba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku nsonga ezenjawulo okuli; Buchaman, Catherine Kusaasira, Jennifer Fulfigure nabalala okusinziira ku Buchaman bawabudde Pulezidenti abongeze ku musaala wabula ye nabawabula nti ensimbi zino yaziyisa mu Ghetto SACCOS mwebalina okuyita okwekulaakulanya. Omuwabulwa awabudde abawabuzi, byampuna!
#wolokoso 
#embooziyomukafunda 

24 0 instagram icon
Offiisi ya Kaliisoliiso wa Gavumenti etandise okugenda ngeteeka obupande obunene ku buli Uganda Police Force ngerabula Bannayuganda okwewala okugaba enguzi.
Bya Kamali James 

24 6 instagram icon
Abavubuka okuva mu Kawempe Republic Ghetto nga balwanira emmere ku mukolo ogwategekeddwa oba ONC - National Resistance Movement - NRM  e Kawempe.
Bya Nasser Kayanja 
#ffemmwemmweffe

Abavubuka okuva mu Kawempe Republic Ghetto nga balwanira emmere ku mukolo ogwategekeddwa oba ONC - National Resistance Movement - NRM e Kawempe.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe
...

29 3 instagram icon
Omusomesa asindikiddwa mu kkomera amaleyo emyaka 2 oluvannyuma lwokusingisibwa omusango gwokubba omwana okuva ku kkanisa mu Kisenyi mu Kampala nekigendererwa ekyokufuna ensimbi eziteekebwawo okuweebwa oyo aba azudde abuze okuva eri Uganda Police Force.
Bya Christina Nabatanzi 

44 1 instagram icon