Pulezidenti Museveni wakwogerako eri Palamenti enkya

Siri muyi, babalimba – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nsambajja amawulire agatambuzibwa nga bwali omulwadde ennyo nga mu kadde kano ali mu kasenge k’abayi (ICU). Museveni asabye Bannayuganda bongera okumusabira kuba embeera eno wakugivvunuka era tali bubi.

Abo abatta abantu mbizzi – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Bannayuganda naddala Abazzukulu, nga kitalo ekya Ibrahim Tusubira aka Ismba Ichuli. Nvumirira ekyokutta Bannayuganda ekikolebwa embizzi ezimu. Mbizzi zezirowooleza mukutta abantu nga zikozesa emmundu ku bantu abatalina mmundu. National Resistance Movement – NRM ennyumirwa nnyo okuwangula abagivuganya ngeyita mukukubaganya ebirowoozo. Okutta abakuwakanya kiraga nti oli mutitiizi, bwomutta olwokuba mukyaamu olwo ggwe […]

Baminisita ba Museveni bonna babbi – Rtd Col. Dr. Kizza Besigye

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Rtd Col Dr Kizza Besigye; “Baminisita ba Museveni babbi. Balinga nkima ezirabye amenvu ziba zaagala kuganyakula bunyakuzi buli bwezigalabye.”