Tag: news

Minisita eyabba omuceere ne…

Omumyuuka wa Ssentebe owa massekkati owa Patriotic League of Uganda, Frank M. Gashumba alumbye Director for mobilization, era Omubaka…

Omubaka Nsibambi naye atadde…

Nampala w’Ababaka ba Forum for Democratic Change mu Palamenti akiikirira Mawokota South Yusuf Nsibambi avuddeyo nagenda okuteeka omukono ku…

Bigira Moses atandiseewo ekisinde…

Bigirwa Moses avuddeyo nategeeza nga bwatandiseewo ekisinde ekikye ngayawukana ku Kibiina kya National Unity Platform. Bigirwa agamba nti ekisinde…

IGP wewale entalo naba…

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Maj. Gen. Kahinda Otafiire avuddeyo nakalataira Ssaabadduumizi wa Uganda Police Force omuggya…

Persis Namuganza naye awagidde…

Minisita omubeezi owettaka avunaanyizibwa ku nsonga zamayumba Persis Namuganza asekeredde ba Kkaminsona ba Palamenti olw’okukemererwa okuyimirira ku bigambo byabwe…

IGP ne DIGP abaggya…

Ekiriwo kati: Okuwaayo offiisi wamu n’okutuuza abaggya Inspector General of Police ne Deputy Inspector General of Police. Omukolo gguno…

Poliisi ekutte abavubuka 15…

Omumyuuka w’omwogezi wa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyakoze ekikwekweto oluvannyuma lwokutemezebwako nekwata abantu…

Poliisi eyise abakulembeze ba…

Omwogezi wa National Unity Platform Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nga Uganda Police Force wamu n’amaggye bwebabalemesezza okwolekera e…

Bannakibiina kya NUP 2…

Bannakibiina kya National Unity Platform Wanikina Fostine ne Mumbya Hussein olunaku lw’eggulo batwaliddwa mu Kkooti y’omulamuzi w’e Njeru. Okuwulira…

LIsten Live

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kyaddaaki atuukirizza ekisuubizo kyeyakola eri famire z'abantu abafiirwa abantu baabwe mu njega eyagwa mu Kiteezi ngolwaleero famire y'omugenzi Mukose Emmanuel ekwasiddwa obukadde 5.
Bya Willy Basoga Kadaama
#ffemmwemmweffe

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kyaddaaki atuukirizza ekisuubizo kyeyakola eri famire z`abantu abafiirwa abantu baabwe mu njega eyagwa mu Kiteezi ngolwaleero famire y`omugenzi Mukose Emmanuel ekwasiddwa obukadde 5.
Bya Willy Basoga Kadaama
#ffemmwemmweffe
...

22 5 instagram icon
Abawabuzi ba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku nsonga ezenjawulo okuli; Buchaman, Catherine Kusaasira, Jennifer Fulfigure nabalala okusinziira ku Buchaman bawabudde Pulezidenti abongeze ku musaala wabula ye nabawabula nti ensimbi zino yaziyisa mu Ghetto SACCOS mwebalina okuyita okwekulaakulanya. Omuwabulwa awabudde abawabuzi, byampuna!
#wolokoso 
#embooziyomukafunda 

24 0 instagram icon
Offiisi ya Kaliisoliiso wa Gavumenti etandise okugenda ngeteeka obupande obunene ku buli Uganda Police Force ngerabula Bannayuganda okwewala okugaba enguzi.
Bya Kamali James 

24 6 instagram icon
Abavubuka okuva mu Kawempe Republic Ghetto nga balwanira emmere ku mukolo ogwategekeddwa oba ONC - National Resistance Movement - NRM  e Kawempe.
Bya Nasser Kayanja 
#ffemmwemmweffe

Abavubuka okuva mu Kawempe Republic Ghetto nga balwanira emmere ku mukolo ogwategekeddwa oba ONC - National Resistance Movement - NRM e Kawempe.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe
...

29 3 instagram icon
Omusomesa asindikiddwa mu kkomera amaleyo emyaka 2 oluvannyuma lwokusingisibwa omusango gwokubba omwana okuva ku kkanisa mu Kisenyi mu Kampala nekigendererwa ekyokufuna ensimbi eziteekebwawo okuweebwa oyo aba azudde abuze okuva eri Uganda Police Force.
Bya Christina Nabatanzi 

44 1 instagram icon