Tag: news

Ssekikubo akulembeddemu Ababaka abalala…

Waliwo Ababaka ba Palamenti nga bakulembeddwamu Omubaka wa Lwemiyaga Theodore Ssekikubo, Joseph Ssewungu (Kalungu West), Sarah Opendi (Tororo Woman…

Kizza eyagezaako okutema omusuubuzi…

Ashraf Kizza eyalabikira mu katambi ngagezaako okutemula omusuubuzi Sam Turyamuhaki yatwaliddwa mu Kkooti ye Mmengo. Ono yaguddwako emisango 2…

Omubaka Malende y’omu ku…

Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende yatuuse dda mu Disitulikiti y’e Kamuli ngeno…

Poliisi etandise okuyigga Lecturer…

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti Poliisi eri ku muyiggo gwa Dr. Alon Laurence 56,…

Bobi Wine alidde matereke…

Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine: “Okwemulugunya kuno nakuteekayo emyaka 5 egiyise. Ssentebe ne bammemba Akakiiko kano Ssemateeka akawa…

Omulamuzi agaanye okusaba kwa…

Omulamuzi Isaac Muwata azzeemu okugoba okusaba kwa Molly Katanga okwokweyimirirwa. Omulamuzi ategeezezza nti Bannamateeka be balemeddwa okulaga ensonga endala…

Omukuumi wa Ssaabasajja yagenze…

Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo nategeeza nti akulira eggye erikuuma Kabaka, erya Kabaka Protection Unit, Capt. Edward Ssempijja teyabuzeewo…

Eyaweebwa kkontulakita okuzimba essomero…

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Entebe nga kakolera…

Omuvubuka eyalabikidde mu katambi…

Omuvubuka eyalabikidde mu katambi ka kkamera enkettabikolwa nga agezaako okutema wamu n’okukuba ennyondo omusuubuzi eyabadde asasulwa ensimbi ku kyuuma…

LIsten Live

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kyaddaaki atuukirizza ekisuubizo kyeyakola eri famire z'abantu abafiirwa abantu baabwe mu njega eyagwa mu Kiteezi ngolwaleero famire y'omugenzi Mukose Emmanuel ekwasiddwa obukadde 5.
Bya Willy Basoga Kadaama
#ffemmwemmweffe

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kyaddaaki atuukirizza ekisuubizo kyeyakola eri famire z`abantu abafiirwa abantu baabwe mu njega eyagwa mu Kiteezi ngolwaleero famire y`omugenzi Mukose Emmanuel ekwasiddwa obukadde 5.
Bya Willy Basoga Kadaama
#ffemmwemmweffe
...

22 5 instagram icon
Abawabuzi ba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku nsonga ezenjawulo okuli; Buchaman, Catherine Kusaasira, Jennifer Fulfigure nabalala okusinziira ku Buchaman bawabudde Pulezidenti abongeze ku musaala wabula ye nabawabula nti ensimbi zino yaziyisa mu Ghetto SACCOS mwebalina okuyita okwekulaakulanya. Omuwabulwa awabudde abawabuzi, byampuna!
#wolokoso 
#embooziyomukafunda 

24 0 instagram icon
Offiisi ya Kaliisoliiso wa Gavumenti etandise okugenda ngeteeka obupande obunene ku buli Uganda Police Force ngerabula Bannayuganda okwewala okugaba enguzi.
Bya Kamali James 

24 6 instagram icon
Abavubuka okuva mu Kawempe Republic Ghetto nga balwanira emmere ku mukolo ogwategekeddwa oba ONC - National Resistance Movement - NRM  e Kawempe.
Bya Nasser Kayanja 
#ffemmwemmweffe

Abavubuka okuva mu Kawempe Republic Ghetto nga balwanira emmere ku mukolo ogwategekeddwa oba ONC - National Resistance Movement - NRM e Kawempe.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe
...

29 3 instagram icon
Omusomesa asindikiddwa mu kkomera amaleyo emyaka 2 oluvannyuma lwokusingisibwa omusango gwokubba omwana okuva ku kkanisa mu Kisenyi mu Kampala nekigendererwa ekyokufuna ensimbi eziteekebwawo okuweebwa oyo aba azudde abuze okuva eri Uganda Police Force.
Bya Christina Nabatanzi 

44 1 instagram icon