Tag: news

Obubenje bweyongera mu 2023…

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga obubenje ku nguudo mu mwaka 2023, bwebweyongera bwobugeraageranya n’obwo obwagwawo mu 2022 nga…

Bannakibiina kya NUP 2…

Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende era Munnamateeka wa National Unity Platform ategeezezza nti olwaleero Kkooti y’e Nabweru essudde…

Sipiika asisinkanye LOP Ssenyonyi

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Among akyaddeko mu offiisi yakulira Oludda Oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi okukubaganya ebirowoozo ku bigenda…

Katikkiro atandise okulambula abalimi…

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Ntandise okulambula abalimi b’Emmwanyi, era nsookedde wa mulimi Kayengere John ku kyalo Kyetume mu Ggombolola…

Owa Military asse muganzi…

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo omusirikale wa Military…

Gravity eyawemulira mu luyimba…

Luno lunaggwa!? Mutabani w’omugenzi Paul Job Kafeero avuddeyo nategeeza nti GRAVITTY OMUTUJJU yaddamu oluyimba lwa kitaabwe olwa Walumbe Zzaaya…

Ntwala obudde bungi okulowooleza…

Omubaka wa Bukanga North mu Disitulikiti y’e Isingiro Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Nathan Byanyima agamba nti…

Katikkiro asanyukidde ekyokukwata omuvubuka…

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nneebaza Minisita wa Kabaka ow’Amawulire era Omwogezi w’Obwakabaka Kazibwe Israel olw’ebigambo bino: Omuntu yenna eyepampalika…

Bannamawulire ababagobedde ebweru ku…

Bannamawulire ababadde bagenze okusaka amawulire ku Kkooti y’amaggye etudde e Makindye ngewulira okusaba kwa Bannakibiina kya National Unity Platform…

LIsten Live

Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October. 
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g`omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

0 0 instagram icon
Omuliro gukutte essomero lya Side View Side View Nursery and Primary School e Mbuya-Kinawataka mu Nakawa mu kiro ekikeesezza olwaleero ebizimbe ebisinga obungi nebiggwawo.
Sipiika wa Nakawa Luyombya Godfey ne Councillor Kiberu Ali batuuseeko mu kifo kino okulaba embeera nga bweri.
#ffemmwemmweffe

Omuliro gukutte essomero lya Side View Side View Nursery and Primary School e Mbuya-Kinawataka mu Nakawa mu kiro ekikeesezza olwaleero ebizimbe ebisinga obungi nebiggwawo.
Sipiika wa Nakawa Luyombya Godfey ne Councillor Kiberu Ali batuuseeko mu kifo kino okulaba embeera nga bweri.
#ffemmwemmweffe
...

34 1 instagram icon
Nolwaleero tuli bakukeesa nga Dj Jet B atukuba omuziki! Egenda kubeera nguliko yennyini. Tomusubwa

Nolwaleero tuli bakukeesa nga Dj Jet B atukuba omuziki! Egenda kubeera nguliko yennyini. Tomusubwa ...

5 0 instagram icon
Omukulembeze wa Forum for Democratic Change ekiwayi ky'e Katongo Erias Lukwago avuddeyo nategeeza nti okusinziira ku bitambula kati ku mukutu gwa X ebiwandiikibwa Mutabani w'omukulembeze w'Eggwanga Gen. @Muhoozi Kainerugaba biraga nti yandiwamba kitaawe akaseera konna.
#ffemmwemmweffe 
Bya Kayanja Nasser

Omukulembeze wa Forum for Democratic Change ekiwayi ky`e Katongo Erias Lukwago avuddeyo nategeeza nti okusinziira ku bitambula kati ku mukutu gwa X ebiwandiikibwa Mutabani w`omukulembeze w`Eggwanga Gen. @Muhoozi Kainerugaba biraga nti yandiwamba kitaawe akaseera konna.
#ffemmwemmweffe
Bya Kayanja Nasser
...

59 1 instagram icon