Tag: news

Waliwo eddwaliro erikyamanja obukadde…

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo ku Moses Ssimbwa; “Amazima gal nti Moses…

Abalaalo mudde ewammwe ogwomulembe…

Ababaka ba Palamenti abava mu Buganda abegattira mu Buganda Parliamentary Caucus bavuddeyo nebasitula eddoboozi lyabwe ku balaalo abagobwa okuva…

URA ekutte ababadde bakukusa…

Omwogezi w’ekitongole ekivunaanyizibwa kukuwooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) Ibrahim Bbosa ategeezezza nti bakutte abantu 4…

Minisitule y’ebyenguudo mwanukule ku…

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Oluguudo oluva ku lutindo okudda e Mukono ngoyise e Buikwe bakalumaliriza emyaka 2 egiyise naye…

Abasirikale 9 baweereddwa emiddaali

Abasirikale ba Uganda Police Force 9 okuli neyaliko omumyuuka w’omuduumizi wa Poliisi DIGP Maj. Gen. Sabiiti Muzeyi baweereddwa emiddaali…

Tugenda kwanika bemuyita aba…

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ffe abali mu byokwerinda tumanyi ku Ssimbwa Moses kyayogerako era mu kaseera akatuufu tugenda kwanika…

Aba Opposition bebatambulira mu…

Moses Ssimbwa avuddeyo neyetondera Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olwakyayise okukonjera Gavumenti ye nti abakuuma ddembe baamutulugunya kyokka nga yali…

Aba Opposition banimbisa nti…

Moses Ssimbwa avuddeyo nalumiriza aba Opposition okumulimbalimba nti bamutwala mu Ddwaliro e Nairobi okufuna obuyambi wamu n’okumusuubiza ebintu ebiwerako…

Abakozo abasoba mu 1000…

Omubaka akiikirira Kira Municipality Ibrahim Ssemujju Uganda; “Osobola okutumatiza lwaki Pulezidenti Museveni alina abakozi 761 mu Offiisi ye n’abakozi…

LIsten Live

Kitalo!
Omumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owebugwanjuba Maama Jolly Mugisha afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Hospital ngabadde mu conma mu Intensive Care Unit. 
#ffemmwemmweffe

...

19 2 instagram icon
Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n'okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n`okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

24 0 instagram icon
Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October. 
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g`omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

12 1 instagram icon
Omuliro gukutte essomero lya Side View Side View Nursery and Primary School e Mbuya-Kinawataka mu Nakawa mu kiro ekikeesezza olwaleero ebizimbe ebisinga obungi nebiggwawo.
Sipiika wa Nakawa Luyombya Godfey ne Councillor Kiberu Ali batuuseeko mu kifo kino okulaba embeera nga bweri.

36 1 instagram icon