Tag: news

Pulezidenti Museveni atuuse e…

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngalambula enyiriri z’abasirikale ku mukolo gwokujaguza emyaka 38 egyamenunula. Emikolo emikulu giri ku kisaawe kya…

Ebyokwerinda binywezeddwa ku kitebe…

Uganda Police Force eyiye basajja baayo okunyweza ebyokwerinda ku Kitebe kya National Unity Platform NUP e Makerere Kavule. NUP…

Ogwa Besigye okukuma omuliro…

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road olunaku olwaleero ayongeddeyo omusango oguvunaanibwa Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rt. Col.…

Abayizi 88,269 bebagudde ebigezo…

Executive Director wa Uganda National Examinations Board-UNEB Dan Odongo avuddeyo nategeeza nti Division U (Ungraded) ewaabwe omuyizi abeera alemereddwa…

Minisita ettaka bakuguza mpewo…

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kibuga Lira Alex Mackay Ajiji eragidde Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’Abakozi n’ekikuka ky’abantu, Betty…

Bannamateeka ba Molly Katanga…

Bannamateeka ba Molly Katanga basabye Kkooti eragire abasirikale ba Uganda Police Force okuva mu maka gaabwe e Mbuya webasiisira…

Omuliro gukutte ebyuuma bya…

Ebintu byabukadde na bukadde bisirikidde mu nnabbambula w’omuliro akutte ebyuuma byakasooli ku kyalo Nakuwadde mu Disitulikiti y’e Wakiso enkya…

Kyaddaaki Molly Katanga aleeteddwa…

Omulamuzi wa Kkooti ya Nakawa Elias Kakooza enkya yaleero agaanye nnamwandu wa Henry Katanga, Molly Katanga okubaako kyayogera ku…

Pulezidenti Museveni asisinkanye Ssaabaminisita…

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Muganda wange Ssaabaminisita Ralph E. Gonsalves owa St. Vincent and Grenadines, netwogerera okumala akabanga ku…

LIsten Live

Kitalo!
Omumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owebugwanjuba Maama Jolly Mugisha afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Hospital ngabadde mu conma mu Intensive Care Unit. 
#ffemmwemmweffe

...

19 2 instagram icon
Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n'okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n`okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

24 0 instagram icon
Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October. 
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g`omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

12 1 instagram icon
Omuliro gukutte essomero lya Side View Side View Nursery and Primary School e Mbuya-Kinawataka mu Nakawa mu kiro ekikeesezza olwaleero ebizimbe ebisinga obungi nebiggwawo.
Sipiika wa Nakawa Luyombya Godfey ne Councillor Kiberu Ali batuuseeko mu kifo kino okulaba embeera nga bweri.

36 1 instagram icon