Tag: news

Abayogerera eddagala erigema COVID-19…

Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nti egenda kuvunaana abantu abo bonna abavaayo neboogerera obubi eddagala erigema ekirwadde kya…

Atemyetemye omwana wa muganda…

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Ntungamo etandise okunoonyereza ku ttemu eryakoleddwa ku kyalo Kyanyanzira, mu Muluka gw’e Nyanga,…

Buli omu eyenyigira mukukola…

Documentary Film ya #BobiWineThePeoplesPresident ewangudde engule ya Audience Choice Award mu Cinema Eye Honors 2024 mu New York. Hon.…

Nyabagole wa Rwenzururu akyalidde…

Nyabaghole wa Rwenzururu (Omukyala w’Omusinga) Agnes Ithugu Asimawe naye olunaku olwaleero akyaliddeko Abasaakaate abali mukutendekebwa ku ssomero lya Homisdallen…

Ebyentambula ku luguudo lwa…

Poliisi y’ebidduka evuddeyo netegeeza nga bwewagenda okubeerawo okutaataganya mu ntambula y’ebidduka nga Uganda yeteekerateekera okukyaaza abakulembeze abagenda okwetaba mu…

Twandiremererwa okutandika okusoma okwobwereere…

Minisitule y’Ebyenjigiriza n’ebyemizannyo evuddeyo netegeeza nti erina obweralikirivu nti yandiremererwa okuteekesa mu nkola ekiteeso ekyayisibwa olukiiko lwa Baminisita ekyokusoma…

Minisitule y’ebyenjigiriza eyagala obwesedde…

Minisitule y’Ebyenjigiriza n’emizannyo yetaaga obwesedde 2 mu obuwumbi 100 okusasulako ekitundu ku nsimbi Uganda zirina okusasula ekibiina ekitwala omupiira…

Gavumenti eyimirize okuzimba eddwaliro…

Dr. Ayume Charles Omubaka akiikirira Koboko Municipality asabye Gavumenti okuyimiriza okuzimba eddwaliro lya Lubowa Specialised Hospital erisuubirwa okumalawo akasiriivu…

Eyaloga Arua ali ku…

Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nategeeza Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobulamu nti Gavumenti ekyalemeddwa okufuna…

LIsten Live

Omwogezi wa Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Simon Mundeyi ategeezezza nti alipoota eyomwaka 2024 ekwatagana ku butwa okuva mu Government Analytical Laboratory e Wandeya, bweyazuula obutwa mu misango 967 nga gyaali gyekuusa ku butwa kwegyo 3,868 egyatwalibwayo wakati wa January - September 2024.
Agamba nti obutwa obusinga bwaddagala erikozesebwa mu byobulimi 42.4%. Nga Disitulikiti ezasinga okukosebwa kuliko; Pallisa, Budaka, Mbale Serere nendala mu bugwanjuba bwa Uganda.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

...

13 0 instagram icon
Kitalo!
Omumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owebugwanjuba Maama Jolly Mugisha afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Hospital ngabadde mu conma mu Intensive Care Unit. 

22 2 instagram icon
Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n'okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n`okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

31 0 instagram icon
Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October. 
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g`omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

14 1 instagram icon