Tag: news

Eyaloga Arua ali ku…

Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nategeeza Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobulamu nti Gavumenti ekyalemeddwa okufuna…

Burora atabukidde abaagala okugulira…

RCC wa Lubaga Burora Herbert Anderson avuddeyo ku kyokuwa abaaliko abakulembeze emotoka okuli; Ruhankana Rugunda, Amama Mbabazi ne Edward…

Pulezidenti Museveni agolodde ku…

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Natutte Maama Janet Kataaha Museveni tutambuleko mu maka gaffe e Rwakitura bwetwabadde tetunasimbula kudda Kampala.…

Norbert Mao yegaanye ekyokuteesa…

Ssekaggale wa Democratic Party Uganda era nga ye Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’amateeka n’essiga eddamuzi Norbert Mao atabukidde olupapula…

Bamusiga nsimbi abatembeeya essepiti…

Akulira akakiiko okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga akavunaanyizibwa ku basigansimbi aka @State House Investors Protection Unit, Col. Edith Nakalema…

Ku kisaawe Entebe begezezzaamu…

Olunaku lw’eggulo ku kisaawe ky’ennyonyi ekya Entebe International Airport ebitongole ebyenjawulo byegezezzaamu ku kifo awatuukira abakungu ku ngeri gyebanayisaamu…

Mukyala Nakyobe asisinkanye abagenda…

Head of Public Service era nga ye muteesiteesi omukulu ow’olukuŋŋaana lwa NAM, Lucy Nakyobe enkya yaleero asisinkanye ba ddereeva…

Abaaliko ba Ssaabaminisita ne…

Minisitule ya Public Service evuddeyo netegeeza nti yetaaga obuwumbi 7 mu obukadde 200 okugula emotoka empya kapyata ezaabaliko abakulembeze…

Nnaabagereka akyalidde ku Basaakaate

Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda atuuse ku ssomero lya Hormisdallen e Gayaza okulambula Abasaakaate wamu n’okubaako byabayigiriza ebinaabayamba mu ntambuza…

LIsten Live

Omwogezi wa Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Simon Mundeyi ategeezezza nti alipoota eyomwaka 2024 ekwatagana ku butwa okuva mu Government Analytical Laboratory e Wandeya, bweyazuula obutwa mu misango 967 nga gyaali gyekuusa ku butwa kwegyo 3,868 egyatwalibwayo wakati wa January - September 2024.
Agamba nti obutwa obusinga bwaddagala erikozesebwa mu byobulimi 42.4%. Nga Disitulikiti ezasinga okukosebwa kuliko; Pallisa, Budaka, Mbale Serere nendala mu bugwanjuba bwa Uganda.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

...

13 0 instagram icon
Kitalo!
Omumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owebugwanjuba Maama Jolly Mugisha afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Hospital ngabadde mu conma mu Intensive Care Unit. 

22 2 instagram icon
Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n'okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n`okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

31 0 instagram icon
Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October. 
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g`omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

14 1 instagram icon