Tag: news

Mao ayagala enkolagana ya…

Ssenkaggale w’ekibiina kya Democratic Party Uganda era nga ye Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka Norbert Mao akawangamudde nti…

Poliisi ekutte ababbi b’emotoka…

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza ng’ekitongole kya Poliisi ekirwanyisa obunyazi obw’emmundu ekya Flying Squad Unit…

Uganda Airlines eguze bbaasi…

Kiira Motors etongozza bbaasi empya gyetuumye Uganda Airlines coach, bwabadde annyonyola oluvannyuma lwokugyekebejja okugenda mu maaso wali mu Luweero…

LOP omuggya Ssenyonyi akwasiddwa…

Hon. Joel Ssenyonyi akwasiddwa woofiisi y’akulira oludda oluwabula Gavumenti mu butongole okuva ewa Hon. Mathias Mpuuga Nsamba eyaweereddwa obuvunaanyizibwa…

Maama Nnaabagereka aguddewo ekizimbe…

Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda agguddewo ekizimbe galikwoleka ku ssomero lya Hormisdallen School e Gayaza ekibuddwamu erinnya lye. Ekizimbe kino…

Ntuuse kikeerezi lwabutaba na…

Minisita avunaanyizibwa ku byobusuubuzi, Francis Mwebesa yetondedde akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobusuubuzi olwokutuuka ekikeerezi nategeeza nti obuzibu buvudde…

Mukama wange Mpuuga weebale…

Ebigambo byakulira oludda oluwabula Gavumenti omuggya Hon. Joel Ssenyonyi ebisoose nga LOP oluvannyuma lwokwanjulwa eri Palamenti. Ono asuubizza okukola…

Ssentebe w’akakiiko ka EC…

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama wamu n’akakiiko ke bavudde mu offiisi oluvannyuma…

Eddagala erigema COVID19 lyabuwumbi…

Alipoota ya Ssaababalirizi w’ebitabo bya Gavumenti John Muwanga eraga nti eddagala erigema ekirwadde kya COVID-19 eriwerera ddala 5,619,120 nga…

LIsten Live

Omwogezi wa Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Simon Mundeyi ategeezezza nti alipoota eyomwaka 2024 ekwatagana ku butwa okuva mu Government Analytical Laboratory e Wandeya, bweyazuula obutwa mu misango 967 nga gyaali gyekuusa ku butwa kwegyo 3,868 egyatwalibwayo wakati wa January - September 2024.
Agamba nti obutwa obusinga bwaddagala erikozesebwa mu byobulimi 42.4%. Nga Disitulikiti ezasinga okukosebwa kuliko; Pallisa, Budaka, Mbale Serere nendala mu bugwanjuba bwa Uganda.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

...

13 0 instagram icon
Kitalo!
Omumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owebugwanjuba Maama Jolly Mugisha afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Hospital ngabadde mu conma mu Intensive Care Unit. 

22 2 instagram icon
Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n'okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n`okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

31 0 instagram icon
Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October. 
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g`omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

14 1 instagram icon