Tag: news

Abakozi abempewo 10192 bebazuulibwa…

Ssaabalirizi w’ebitabo bya Gavumenti John Muwanga avuddeyo nawa Gavumenti amagezi okufuba okulaba nti ennunula ssente obuwumbi 53 okuva mu…

Sipiika alangiridde Ssenyonyi nga…

Oluvannyuma lw’Omubaka Joel Ssenyonyi okulangirirwa nga akulira Oludda oluwabula Gavumenti omuggya, Ababaka ba National Resistance Movement – NRM bakulembeddemu…

Sipiika awakanyizza ekifo ekyaweebwa…

Sipiika wa Palamenti Anitah Among awakanyizza ekyokulondebwa kw’Omubaka MP Zaake Francis Butebi ku kifo ky’omumyuuka wa Nampala wa Babaka…

Abadde LOP Hon. Mpuuga…

Abadde akulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba Munnakibiina kya National Unity Platform olunaku olwaleero awaddeyo offiisi mu…

Poliisi ekutte Namwandu n’abaana…

Uganda Police Force e Masindi ekutte abantu 4 okuli omukyala w’omugenzi, omukozi w’awaka n’abaana b’abadde akola ng’akulira eby’obulamu mu…

Obukadde 600 bwetusaba Baminisita…

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekitangaaza ku bigambibwa nti ky’asabye Palamenti…

Ssente twazoononera mu kunoonya…

Ssentebe w’Akakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission – UHRC Mariam Wangadya avuddeyo nategeeza nti ezimu ku…

University ezisomesa amateeka zinoonyerezebweko…

Law Development Centre – LDC evuddeyo nesaba Law Council etandike okunoonyereza ku ssetendekero ezimu mu Uganda zebagamba nti zigaba…

Ab’e Kalungu East bafunye…

Omubaka wa Kalungu East mu Palamenti, Hon. Francis Katabaazi Katongole akubirizza abatuuze b’e Kyambala ne Lwabenge abafunye amasanyalaze mu…

LIsten Live

Omwogezi wa Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Simon Mundeyi ategeezezza nti alipoota eyomwaka 2024 ekwatagana ku butwa okuva mu Government Analytical Laboratory e Wandeya, bweyazuula obutwa mu misango 967 nga gyaali gyekuusa ku butwa kwegyo 3,868 egyatwalibwayo wakati wa January - September 2024.
Agamba nti obutwa obusinga bwaddagala erikozesebwa mu byobulimi 42.4%. Nga Disitulikiti ezasinga okukosebwa kuliko; Pallisa, Budaka, Mbale Serere nendala mu bugwanjuba bwa Uganda.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

...

13 0 instagram icon
Kitalo!
Omumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owebugwanjuba Maama Jolly Mugisha afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Hospital ngabadde mu conma mu Intensive Care Unit. 

22 2 instagram icon
Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n'okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n`okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

31 0 instagram icon
Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October. 
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g`omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

14 1 instagram icon