Tag: news

Kkooti eragidde muwala wa…

Ab’oluganda lwomusuubizi Henry Katanga bawaliriziddwa okwoza ku mmunnye mu Kkooti y’Omulamuzi Erias Kakooza e Nakawa, Bannamateeka ba nnamwandu Molly…

Abavubuka batabukidde Hon. Tinkasimire…

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Barnabas Tinkasimire akiikirira Buyaga West mu Disitulikiti y’e Kagadi abavubuka baviiridde…

Poliisi etaddewo obukadde 20…

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti Poliisi etaddewo ekirabo kya bukadde bw’ensimbi 20 eri omuntu…

Pulezidenti Museveni goba Minisita…

Omuwandiisi wa National Resistance Movement – NRM ow’Ekibuga Mbarara ngono era yakola ng’omukunzi wa Gen. Muhoozi Kainerugaba mu Ankole…

Poliisi yezoobye nababbi abbira…

Amasasi ganyoose wakati mu kibuga Masaka, Uganda Police Force bwebadde egobagana n’ababbi abaludde nga babbira Bannamasaka mu mmotoka. Mu…

Eyafiira mu nnyumba eyatomerwa…

John Mukidi eyafa oluvannyuma lw’ennyonyi ekika kya nnamunkanga ey’Eggye lya UPDF okutomera ennyumba ye, yaziikiddwa olunaku lw’eggulo ku kyalo…

Mukama weebale kussuusa Maama…

Bannaddiini okuva mu nzikiriza ezenjawulo okuva mu bitundu bya South Ankole nga bakulembeddwamu Bishop Nathan Ahimbisibwe enkya yaleero bakungaanidde…

State House yetaaga obuwumbi…

State House yetaaga ensimbi obuwumbi 57.14 nga zino zakugula byuuma byabukuumi ebiri ku mutindo, ebikozesebwa mu maka g’omukulembeze w’eggwanga…

Poliisi eraze emotoka ya…

Emmotoka y’ Omusumba Aloysius Bugingo nga bwefaanana oluvannyuma lw’okulumbibwa abazigu b’emmundu abaatirimbula omukuumi we Richard. Eno mu kaseera kano…

LIsten Live

Omwogezi wa Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Simon Mundeyi ategeezezza nti alipoota eyomwaka 2024 ekwatagana ku butwa okuva mu Government Analytical Laboratory e Wandeya, bweyazuula obutwa mu misango 967 nga gyaali gyekuusa ku butwa kwegyo 3,868 egyatwalibwayo wakati wa January - September 2024.
Agamba nti obutwa obusinga bwaddagala erikozesebwa mu byobulimi 42.4%. Nga Disitulikiti ezasinga okukosebwa kuliko; Pallisa, Budaka, Mbale Serere nendala mu bugwanjuba bwa Uganda.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

...

13 0 instagram icon
Kitalo!
Omumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owebugwanjuba Maama Jolly Mugisha afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Hospital ngabadde mu conma mu Intensive Care Unit. 

22 2 instagram icon
Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n'okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n`okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

31 0 instagram icon
Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October. 
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g`omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

14 1 instagram icon