Tag: news

Thomas Kwoyelo avunaanibwa emisango…

Olwaleero Kkooti y’ensi yonna ewozesa bakalintalo mu kibuga Gulu lw’egenda okusomera eyali omuduumizi mu kabinja k’abayeekera ba LRA akakulirwa…

Sobbi atiddwa mu kavuvungano…

Kitalo! Paddy Sserunjogi aka Sobbi omu ku basajja abatigomya nga Bannakampala yakubiddwa nattibwa abatuuze ababadde bataamye obugo bwebabadde bagenze…

Ekya Sobbi kibeere ekyokuyiga…

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; ” Tosobola kutoloka kuva mu Sobibor,…

Abaliko ba Sipiika bakwasiddwa…

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among olunaku olwaleero akwasizza abaliko ba Sipiika emotoka empya ttuka ezaguliddwa Palamenti. Ono bwabadde…

Gavumenti egaanyi ekyokuzza obuggya…

Gavumenti ng’eyita mu Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku bibiina ebiwozi by’ensimbi, Hon. Haruna Kyeyune Kasolo eragidde ekitongole ekirungamya abawola ensimbi…

Abaliko ba Sipiika baweereddwa…

Sipiika wa Palamenti, Nnaalongo Anitah Among olunaku olwaleero agenda kukwasa abaaliko ba Sipiika ba Palamenti ya Uganda emmotoka kapyata…

Sheikh Ssemambo alayiziddwa ku…

Omumyuka asooka owa Mufti wa Uganda, Sheikh Abdallah Ssemambo yalayiziddwa olunaku lweggulo nga Mufti wa Uganda ow’ekiseera oluvannyuma lw’abamu…

Olutindo olwakoleddwa ku mugga…

Minisita avunaanyizibwa ku by’enguudo nentambula Gen. Katumba Wamala, olunaku olwaleero aguddewo olutindo oluggya olwazimbiddwa ku mugga Katonga ku luguudo…

Katikkiro akubirizza abantu okwongera…

Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza abantu okwongera amaanyi mu kulwanyisa omusujja gw’ensiri nga bayita mu makubo eg’enjawulo kubanga gukyalina…

LIsten Live

Lord Mayor Erias Lukwago avuddeyo nategeeza nti kati omuntu afunye wasiza oluvannyuma lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okugoba abakulira ekitongole kya Kampala Capital City Authority - KCCA Lukwago balumiriza nti bebaviirako ekikangabwa ekyagwa e Kiteezi. Wabula Lukwago akalambidde nti Pulezidenti Museveni alina okuvaayo neyetondera abantu b'e Kiteezi.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe

Lord Mayor Erias Lukwago avuddeyo nategeeza nti kati omuntu afunye wasiza oluvannyuma lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okugoba abakulira ekitongole kya Kampala Capital City Authority - KCCA Lukwago balumiriza nti bebaviirako ekikangabwa ekyagwa e Kiteezi. Wabula Lukwago akalambidde nti Pulezidenti Museveni alina okuvaayo neyetondera abantu b`e Kiteezi.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe
...

11 0 instagram icon
Uganda Police Force mu Kiteezi Parish esobeddwa olwemisango egyekuusa ku kisaddaaka baana egyeyongedde mu zzooni okuli; Kizingiza ne Kabaganda in mu Kasangati Town Council mu Disitulikiti y'e Wakiso.
Abaana 4 abali wakati wemyaka 6-10 bebakattibwa wakati wa January ne September.
Abaana bano basooka kuwambibwa, nebabasobyako oluvannyuma nebabatuga nga bakozesa engoye zaabwe olwo emirambo nebagisuula mu nsiko erinaanyeewo.
Poliisi emyezi 9 ekyalemereddwa okukwata abampembe bani.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Uganda Police Force mu Kiteezi Parish esobeddwa olwemisango egyekuusa ku kisaddaaka baana egyeyongedde mu zzooni okuli; Kizingiza ne Kabaganda in mu Kasangati Town Council mu Disitulikiti y`e Wakiso.
Abaana 4 abali wakati wemyaka 6-10 bebakattibwa wakati wa January ne September.
Abaana bano basooka kuwambibwa, nebabasobyako oluvannyuma nebabatuga nga bakozesa engoye zaabwe olwo emirambo nebagisuula mu nsiko erinaanyeewo.
Poliisi emyezi 9 ekyalemereddwa okukwata abampembe bani.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

16 0 instagram icon
Omwogezi wa Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Simon Mundeyi ategeezezza nti alipoota eyomwaka 2024 ekwatagana ku butwa okuva mu Government Analytical Laboratory e Wandeya, bweyazuula obutwa mu misango 967 nga gyaali gyekuusa ku butwa kwegyo 3,868 egyatwalibwayo wakati wa January - September 2024.
Agamba nti obutwa obusinga bwaddagala erikozesebwa mu byobulimi 42.4%. Nga Disitulikiti ezasinga okukosebwa kuliko; Pallisa, Budaka, Mbale Serere nendala mu bugwanjuba bwa Uganda.

18 0 instagram icon
Kitalo!
Omumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owebugwanjuba Maama Jolly Mugisha afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Hospital ngabadde mu conma mu Intensive Care Unit. 

26 2 instagram icon
Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n'okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n`okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

36 0 instagram icon
Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October. 
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Nasser Nduhukire aka Don Naseer asimbiddwa mu maaso g`omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwokukusa abaana nekigendererwa ekyokubakozesa ebikolwa ebyokwegatta. Ono avunaaniddwa ne Promise Gatete olwokutambuza omuwala owemyaka 16 nga bamuggya ku Tagore Apartments ku Accacia Mall nebamukweka e Kito mu Kita okumala enaku 3.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga bwebalindirira okusindikibwa mu Kkooti Enkulu kuba omusango gwenavunaanibwa gulina ekibonerezo kyakuttibwa singa guba gubasinze.

Omulamuzi Ronald Kayizzi alagidde bano bakomezebwewo nga 8-October.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

16 1 instagram icon