Tag: news

Alipoota eno mugiwe Bannayuganda…

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Gen. David Muhoozi ategeezezza Palamenti nti okunoonyereza ku misango 30 egyawabibwa…

Lwaki temwawandiika ennamba zemotoka…

Gen David Muhoozi; “Ensonga zokubuzibwawo kwabantu abasinga obungi tekwaloopebwa ku Poliisi. Ebigambibwa nti Ddamulira John, Kirya Peter, Wangolo Denis,…

Tukyanoonyereza ku motoka ya…

Minisita Gen. David Muhoozi avuddeyo nategeeza Palamenti nga Gavumenti bwekyanoonyereza ku kuwandiisibwa kw’emotoka ya Uganda Police Force 17 eyakwatibwa…

NUP ekyokuwamba abantu ekikozesa…

Gavumenti evuddeyo netegeeza nga ekibiina kya National Unity Platform NUP bwekirina campaign yokwonoona erinnya lya Gavumenti ngeyita mu kiwambabantu,…

Sipiika alagidde Minisita Muhwezi…

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among alagidde Minisita Gen Jim Katugugu Muhwezi okuvaayo mu bunnambiro n’ekiwandiiko ekikwata ku nsonga…

Omubaka Onen awakanyizza ekiragiro…

Omubaka Charles Onen, Omumyuuka wa Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti akakwasisa empisa n’amateeka aziimudde ekiragiro kya Sipiika Nnaalongo Anitah Among…

Muhoozi alambudde enguudo mu…

Mutabani wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni era nga akola nga omuwabuzi we ow’enjawulo ku bikwekweto ebyenjawulo Gen. Muhoozi Kainerugaba…

Eddy Kenzo asisinkanye Pulezidenti…

Eddy Kenzo avuddeyo nategeeza; “Mukugezaako okutereeza ekisaawe kyaffe ekyokuyimba wamu nokukisakira, nsisinkanye Muzeeyi wange H.E Yoweri Kaguta Museveni netwogera…

Ababaka Bannakibiina kya FDC…

Nampala wa Babaka ba Forum for Democratic Change ow’ekiwayi ky’e Najjanankumbi Yusufu Nsibambi alagidde ababaka ba FDC okuddayo bakiike…

LIsten Live

Lord Mayor Erias Lukwago avuddeyo nategeeza nti kati omuntu afunye wasiza oluvannyuma lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okugoba abakulira ekitongole kya Kampala Capital City Authority - KCCA Lukwago balumiriza nti bebaviirako ekikangabwa ekyagwa e Kiteezi. Wabula Lukwago akalambidde nti Pulezidenti Museveni alina okuvaayo neyetondera abantu b'e Kiteezi.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe

Lord Mayor Erias Lukwago avuddeyo nategeeza nti kati omuntu afunye wasiza oluvannyuma lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okugoba abakulira ekitongole kya Kampala Capital City Authority - KCCA Lukwago balumiriza nti bebaviirako ekikangabwa ekyagwa e Kiteezi. Wabula Lukwago akalambidde nti Pulezidenti Museveni alina okuvaayo neyetondera abantu b`e Kiteezi.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe
...

21 2 instagram icon
Uganda Police Force mu Kiteezi Parish esobeddwa olwemisango egyekuusa ku kisaddaaka baana egyeyongedde mu zzooni okuli; Kizingiza ne Kabaganda in mu Kasangati Town Council mu Disitulikiti y'e Wakiso.
Abaana 4 abali wakati wemyaka 6-10 bebakattibwa wakati wa January ne September.
Abaana bano basooka kuwambibwa, nebabasobyako oluvannyuma nebabatuga nga bakozesa engoye zaabwe olwo emirambo nebagisuula mu nsiko erinaanyeewo.
Poliisi emyezi 9 ekyalemereddwa okukwata abampembe bani.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Uganda Police Force mu Kiteezi Parish esobeddwa olwemisango egyekuusa ku kisaddaaka baana egyeyongedde mu zzooni okuli; Kizingiza ne Kabaganda in mu Kasangati Town Council mu Disitulikiti y`e Wakiso.
Abaana 4 abali wakati wemyaka 6-10 bebakattibwa wakati wa January ne September.
Abaana bano basooka kuwambibwa, nebabasobyako oluvannyuma nebabatuga nga bakozesa engoye zaabwe olwo emirambo nebagisuula mu nsiko erinaanyeewo.
Poliisi emyezi 9 ekyalemereddwa okukwata abampembe bani.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

17 0 instagram icon
Omwogezi wa Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Simon Mundeyi ategeezezza nti alipoota eyomwaka 2024 ekwatagana ku butwa okuva mu Government Analytical Laboratory e Wandeya, bweyazuula obutwa mu misango 967 nga gyaali gyekuusa ku butwa kwegyo 3,868 egyatwalibwayo wakati wa January - September 2024.
Agamba nti obutwa obusinga bwaddagala erikozesebwa mu byobulimi 42.4%. Nga Disitulikiti ezasinga okukosebwa kuliko; Pallisa, Budaka, Mbale Serere nendala mu bugwanjuba bwa Uganda.

22 0 instagram icon
Kitalo!
Omumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owebugwanjuba Maama Jolly Mugisha afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Hospital ngabadde mu conma mu Intensive Care Unit. 

27 2 instagram icon
Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n'okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Ekitongole kya NIRA kyeddizza ogwokuwandiisa wamu n`okugaba Marriage Certificate okuva mu Uganda Registration Services Bureau ebadde ekola omulimu guno.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

36 0 instagram icon