Tayebwa alondeddwa ku kifo ky’omumyuuka wa Sipiika

Akwatidde ekibiina kya National Resistance Movement – NRM bendera ku kifo ky’Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa awangudde n’obululu 379 so nga ye eyakwatidde oludda oluvuganya bendera Hon. Okot P’Bitek nafuna obululu 82.

Leave a Reply