Temuddamu kusasuza Bannayuganda ssente kusala kuyingira DRC – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Natongozza Mpondwe One Stop Border Post ne Mpondwe-Lhubiriha Border Export Zone mu Disitulikiti y’e Kasese. Abantu baffe bemulugunyizza nti babasasuza okusala ensalo okugenda okusuubula mu Democratic Republic of the Congo, ekyo kyabusiru.
Okusala ensalo mu nsi eziri mu mukago gwa East Africa kwabwereere tewetaaga Visa. Osasulira visa ngogenda Bulaaya oba mu Amerika so ssi DRC!
Bwekiba nga kibadde bwekityo, nkiyimirizza mbagirawo.”
Leave a Reply