Omubaka wa Kampala Central Muhammad Nsereko; “Temusuubira bingi okuva mu Bukiiko kwebabalonze kuba Ababaka tebasoma, tebakola kunoonyereza. Tulina Ababaka abaggya 90 nga kino kitegeeza kweyongera ku nsaasaanya ya Gavumenti naye bameka abanenyigira mu kuteesa?”