Minisita w’ebyenjigiriza Janet Kataaha Museveni; “Abayizi tebajja kukola bigezo bya ttaamu esooka. Twagala obudde bwonna bukozesebwa okusomesa abayizi mpozzi okugesebwa buli nkomerero ya ‘topic’ era nga ebivaamu byebinateekebwa ku lipooti ya ttaamu esooka.”
Teri bigezo bya ttaamu esooka – Minisita Janet Museveni
