tetunawera nnyimba za bobi wine e masaka – kigozi

Poliiso mu bendobendo ly’e Masaka erabudde abantu abatandise okufulumya obutambi wamu n’amawulire ag’obulimba omuli amaloboozi nga bweyayimiriza okuzannya ennyimba z’omuyimbi Bobi Wine mu bifo ebisanyukirwamu n’okusingira ddala mu Disitulikiti ey’e Kyotera nti anaakwatibwako kakumujjuutuka.

Leave a Reply