Abakungu okuva mu Bbanka ya Yganda bavuddeyo nebategeeza nti ebiteeso, alipoota wamu n’ebiwandiiko ebiraga ebyateesebwako nga batuula ne bannamateeka bwebitaliiwo. Mukyala Kasule Munnamateeka wa Bbanka enkulu agamba nti baalina meeting eziwerako mu bifo eby’enjawulo ekitaabasobozesa ku biwandiika.