Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ffe abali mu byokwerinda tumanyi ku Ssimbwa Moses kyayogerako era mu kaseera akatuufu tugenda kwanika ebibinja byabalimba byebayita Oludda oluvuganya.
Bagenda neboogera n’abazungu nga baagala okufuula Uganda ensi ekiririza mu biruubirirwa by’Abazungu. Bino babikola mu nsi endala naye tebamanyi maanyi ga National Resistance Movement – NRM.”