President Museveni avuddeyo nagamba nti newankubadde batadde omukono ku ndagaano y’okukomya okulwanagana okuliwo mu Southern Sudan, naye balina okukimanya nti luli lwali lutalo. Baleme kubeera nga abajaganaya olw’abantu abafiiriddemu mu myaka ena egiyise nga balwana.