Tukooye abakadde okutufuga – Gen. Muhoozi

Mutabani w’Omukulembeze w’Eggwanga Gen Muhoozi Kainerugaba; “Natera okuweza emyaka 50 egyobukulu. Kino sikirungi kuba Omukulembeze w’Eggwanga alina kuba nga akyali muto. Tukooye abantu abakuze okutukulembera, nokutwekakatikako. Kekaseera naffe tukwatemu.
Ssaabaminisita wa UK alina 42, owa Finland alina 37. Abamu ku ffe tugenda kuweza myaka 50, tukooye okulindirira ekitatuuka. Tugenda kukola okusalawo.”
Leave a Reply