Tulina eggye ery’amaanyi teri ayinza kututabangula

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nalina okusisinkana abantu, nebangamba nti e Kampala bekalakaasa nti nkubeyo essimu era nnyimirize n’okunoonya akalulu. Nabagamba nti sijja kuyimiriza nteekateeka zange olw’ebintu eby’ekisiru nga ebyo. Nabagamba nti ebyo bajja kubitereeza. Nali mukakafu nti teri ayinza kutabangula Yuganda kuba manyi tulina eggye ery’amaanyi.”
Leave a Reply