Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police SSP Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti Uganda Police Force ekyalinda kiragiro okuva ewa IGP eryoke eteekense mu nkola ekiragiro ekyaweebwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ekyobutaddamu kuwa kuyimbula bamenyi b’amateeka ku kakalu ka Poliisi naddala abo abenyigira mu bubbi.
Bya @James Kamali