tuliyambala engule lujjukiza bannayuganda – bobi wine

Omubaka wa Kyaddondo East Roebrt Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine agamba nti; Oluyimba lw’engule lurina kujjukiza wamu n’okuwa Bannyuganda essuubi kibabeere mu mitima n’obwongo. Okubajjukiza ku mbeera embi gyetuyitamu kati kuba sinyangu wabula ku nkomerero y’okulwana okukyuusa embeera tujja kuwangula era twambale engule z’obuwanguzi.

Leave a Reply