Eyaliko Minisita w’ensonga z’ebweru w’eggwanga Sam Kutesa; “Twogedde ebintu bingi ku Elly Tumwine naye ekintu kyabaddenga ayagala abadde akyagalira ddala kagabe maggye oba kusiiga bifaananyi. Era abadde musajja wa kigambo kye nga abadde ayagala nnyo abaana be.”