Eyaliko Minisita John Nasasira; “Tumwine yakozesa ennyimba okulaga obwagazi bwe eri Yuganda. Nabadde ngamba abantu e Kampala nti wadde teyali muyimbi mulungi naye obubaka bwe yabuyisanga mu nnyimba ze. Yayagala nnyo eggwanga lye era nalilwanirira ngakulembeddwamu Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.”