Uganda Cranes ne South Africa ziyiseemu okugenda mu AFCON e Morocco

Ttiimu y’Eggwanga eyomupiira ogwebigere Uganda Cranes eyiseemu okugenda okwetaba mu kikopo kya AFCON 2025 e Morocco. Uganda Cranes ne Bafana Bafana eya South Africa zeziyiseemu mu Kibinja nga wadde tebanasamba mupiira gwankya.
Leave a Reply