Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Wadde nga tewaliiwo ddagala nga likyanoonyerezebwako, tusobodde okujanjaba abantu 55 nebawona era netubasiibula wadde nga tetulina ddagala lyeyawulidde nti lino lyetukozesezza era nga neyasooka yajanjabibwa okumala enaku 16.”