Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu Ggwanga ekya Uganda National Examinations Board-UNEB kivuddeyo nekiwanjagira abakulira amasonero g’obwannanyini obutagaana bayizi babangibwa bisale bya ssomero kukola bigezo bya kamalirizo ebitandise olunaku olwaleero.
UNEB esabye abakulu b’amasomero obutagaana bayizi bebanja kukola bigezo
