UNEB esambazze ebyogerwa ku bigezo bya PLE

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga  – UNEB kisambazze engambo ezibadde zitandise okubungeesebwa ku mikutu gy’embikkulirwa kumanya nti ebyava mu bigezo by’ekibiina ekyomusanvu- PLE byakufulumizibwa nga 10 Gatonya 2017.

Bwabuuziddwa ku nsonga eno omwogezi w’ekitongole kino Hamisi Kaheru agaanye okubaako kyayogera nga agamba nti ye tayogera ku bintu bitaliiko mutwe na magulu.

Leave a Reply