Minisita w’ebyenjigiriza Janet Kataaha Museveni; “Zi Ssetendekero ezimu zibadde zitandise okuwa abayizi ebigezo ku mitimbagano so ngate abayizi abayizi abamu tebalina byetaagisa ku bikolera ku mutimbagano wamu ne ssente. Tusazeewo okuyimiriza ebigezo bino byonna okutuusa nga ekyosi kimaze okuyita.” #COVID19UG