Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority kiwaddeyo emotoka agafemulago 2 eri Disitulikiti 2 ezisangibwa mu nsozi okuli Kween ne Bukwo nga akabonero akokuddiza nga bakola oluguudo lwa Kapchorwa – Suam.
Zino zakuyamba mu kuduukirira abagudde ku bubenje wamu ne bamaama abasulirira okuzaala.