AIGP Asan Kasingye; “Uganda National Roads Authority – UNRA mwebale omulumi okuteekesaawo okusasulira oluguudo. Waliwo emotoka ya Uganda Police Force enawunyi erina okulawuna oluguudo luno okulwanyisa obumenyi bw’amateeka. Erina okuluwana oluguudo luno ekitono ennyo emirundi 10 okuva e Busega okudda e Mpala n’okuddayo. Kitegeeza erina okusasula emirundi 20, 5000 gyemitwalo 10 olunaku bwebukadde 3 omwezi. Tukoze tutya?”