UPDF esse abayekera ba ADF 4 e DRC

Eggye lya UPDF livuddeyo neritegeeza nga bwerikoze ekikwekweto ku bayekera ba ADF mu Buvanjuba bwa DRC mu bitundu by’e Katanga okukakana ngerisse abayekera 5, neriwamba emmundu ekika kya SMG 4, amasasi, bbomu wamu n’ebyuuma ebikozesebwa mu byempuliziganya.

Leave a Reply