ura ekutte ebizigo ebyawerebwa

Ekitongole ekirwanyisa okukukusa ebintu mu ggwanga kikutte ebizigo ebyawerebwa mu ggwanga nga bikozesebwa okweyerusa carton 72 nga bikwekeddwa mu nnyumba y’omukadde atemera mu myaka 80 e Mpondwe okuliraana ensalo ya Uganda ne DRC.

Leave a Reply