Omumyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Rtd Jessica Alupo asisinkanye omulenzi Otengei, omuyizi eyakubwa ekifaananyi ngasomera ebitabo ku bitaala by’okuluguudo e Katakwi. Otengei agamba nti ayagala kusoma by’amasanyalaze.
Alupo yeyamye okumusasulira ebisale by’essomero okumutuusa ku University.