Wabaddewo vaawo mpitewo ku Disitulikiti e Kalungu nga ba wannyondo ba kooti bawamba ebintu bya Disitulikiti.

Wabaddewo vaawo mpitewo ku kitebe kya Disitulikiti ye Kalungu nga ba wannyondo ba kooti bawamba ebintu bya Disitulikiti omubadde emmotoka n’ebintu ebirala.
Bakulembeddwamu Rafael Kibuuka eyali Ssentebe wa Disitulikiti eno eyaloopa Disitulikiti eno olw’okumugoba mu bukyamu. Bwetyo kkooti yali yalagira Disitulikiti ye Kalungu eliyirire Kibuuka.

Leave a Reply