Poliisi esabye ba blogger okutwala obujjulizi bwebalina ku musango gwa Hajat ne Hajji
28 — 10Waliwo Baminisita abatulemesa okuganyulwa mu pulojekiti za Gavumenti – Bavubuka
30 — 10Archbishop The Most Rev Dr. Stephen Samuel Kaziimba Mugalu avuddeyo nalaga obwennyamivu eri Baminisita abamu balumiriza nti balemesezza ekirowoozo kyokutongoza olunaku lwa Bishop Hannington ngolunaku olwokuwummula mu Ggwanga.
Archbishop Kaziimba bino abyogeredde Kyando mu Disitulikiti y’e Mayuge kukuza olunaku lwa Bishop Hannington olwategekeddwa Busoga Diocese.
Archbishop ayongeddeko nti Baminisita bamo besomye okulemesa ekintu kyonna ekiva mu Church of Uganda nti era abamanyi.
Bya Amayiko Martin