Mu November wa 2019, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yaggulawo ekkolero lya amasimu eryasooka mu Yunganda nga lino lyakukola wamu n’okugatta amasimu e Namanve.
Olunaku olwaleero essimu 18000 ziweerewezeddwa e Morroco nga muno mulimu ezamapeesa wamu ne smart phones.